Sango by Eddy Kenzo & Martha Mukisa

Image By Mood Converter

lyrics for Sango by Eddy Kenzo & Martha Mukisa

Sango – Eddy Kenzo &Ooh Ooh
Sango kangamu awo sangoSango sulamu kko ka Sango, esaawa yeno
Sango kangamu awo sangooo, kwata funya mugongo
Sango suula awo ka sangooom, esaawa yenoOoh oh ooh oh ooh
Wamma ababitegeela mugyebale
Dj sumulula leka ffe twetale
Atalina sente leka ddako ebbali
Ebyaana bisembele ffe tukyekole.
Leero mudgigido kuvuubila
Kanyama ku musito, kumeketa
Atalina ngatto mubigere
Genda onywe ku mwenge bigeleOliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika)
Oliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika)
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeahSango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingamboSango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingamboAbalina ebizibu byaabwe nze mbalaba
Balina kutuula bbali nebatulaba
Bawoza kimu mbu Dj yababowa
Kuba ensonga mbu omuziki yagubalaNaye nga bwotunulamu walai bamukubya
Bamubazisa bubi kubaanga tabafuna
Batukuba ennaku nebizibu byaabwe
Bakuselela mukatala
Kyokka ate ggwe oyombesa kkubo laba kale
Ffe abalina essanyu leka leka tubikole
Wamma ba chali musembele tubikole (Otegedde)Sango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingamboSango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingamboDdugaza bigele, gusambe bigubee
Ddugaza bigele, gusambe bigubee
Ddugaza bigele, gusambe bigubee
Wamma linyya mu kakondo
Kalinyye kati kusula mungatto (Eyo)
Ssagala bigambo ssategedde
Ssawulidde bityo (Hmm)
Njagala guli omuziki gwonna
Wamma njagala ndabe oba mubitegeela eyo
Nkugambye, njagala guli omuziki gwonna
Njagala obinsomese nange mbitegeele
Njagala nfunemu mukwano njagala nfunemu, oye yeye
Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, eyoNjagala nfunemu mukwano njagala nfunemu
Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, kikubeSango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingamboSango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingambo

Leave a Reply

Your email address will not be published.